(6/9/2022) mwana wange worldcup eyomulundi ogwabiri teyali NYangu - TopicsExpress



          

(6/9/2022) mwana wange worldcup eyomulundi ogwabiri teyali NYangu mukapapula omwaaka gwaali 2014 (nalina emyaaka 20 mukaseera nga etandika) era yategekebwa BRAZIL era nali mpagira SPAIN era yeyali defending champion era nga nemu FIFA rankings yekulembede munsi yona naye mwanatu teyava namukibinja,yakubwa ne goal 7 mumipiira ebiri (2) kyoka yo BRAZIL ezo goal omusanvu (7) zajikubwa ku semi mumupiira gumu nga GERMAN yeyakikola era omupiira gugeenda okuggwa bweguti nga nange mpezeza emyaaka 21 ejobukulu mukiro ekyo bwetyo GERMAN nokukitwaala nekitwaala ngamba ekikopo ekya waludakaapu 2014 era okuva bwekyaali nti abasambi ba GERMAN abamu baali ba ARSENAL kyankakatako okujiwagila byebyono
Posted on: Wed, 09 Jul 2014 06:00:11 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015