#AKAWUNGEEZI ne @frankwalusimbi Ku Lw’omukaaga, minisita - TopicsExpress



          

#AKAWUNGEEZI ne @frankwalusimbi Ku Lw’omukaaga, minisita w’abavubuka Ronald Kibuule yali e Ntungamo nategeeza nti abakazi abamu abambala enkunamyo basikiriza abasajja okubakaka omukwano. Agamba poliisi erina okuggula emisango ku bakazi bano abambala obubi ate nebeemulugunya nti babakase omukwano. Tubuuza; Okkaanya ne minisita Kibuule agamba nti abakazi okwambala enkunamyo basikiriza abasajja okubakaka omukwano?
Posted on: Tue, 24 Sep 2013 15:35:03 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015