#Agaakagwawo: Wabaddewo akusattiro ku kizimbe kya Forest Mall e - TopicsExpress



          

#Agaakagwawo: Wabaddewo akusattiro ku kizimbe kya Forest Mall e Lugogo, omusajja Omusumaali abadde ayambadde ngomukazi bwayingidde ssaluuni ya Sparkle okumukolako kyokka abantu ne bamwekengera ne bakubira poliisi bunnambiro nakwatibwa. Wabula oluvannyuma lwa poliisi okumukunya nokwetegereza ebiwandiiko ebimukwatako nokutuuka gyasula, kizuuliddwa nga talina buzibu. Poliisi emuyimbudde kati alya butaala! #Bukedde
Posted on: Fri, 04 Jul 2014 13:10:27 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015