Anti laba folofotto passport ya uganda buli ayagala ajifuna kuba omukulembeze yakkiriza buli omu ajifune kasita aba nga ajaagala kasita obaamu akaddugavu gwe gamba bugambi mbu maama wange munyankole oba jajja wange munywa Bushera oba muraalo paasport ojjakujifuna ate bwogamba nti nva Rwand bajikuleetera wooli ........webale nyo omukulu wekiraalo ate wali olabye nga ente eboola omuddo ne uganda yakulemberwa muraalo kale yafuuka kiraalo na nsomba byuma ,,,,,munsi yonna passport uaffe ye ekwata ekisooka kubyokufera abantu wamu nobubbi bebakwatira e china abasinga ba nigeria na ba cameroon wamu naba senegal naye passoport balina za banna uganda ...kale police mutunulira omubaazi nemwerabira omusazi, laba no ono asaba ebya sodomy ....
Posted on: Sun, 09 Nov 2014 08:41:16 +0000