BINO BYEBITAGENDA KUNELABIIZA 2014 1.Ritah Love yakunga abantu - TopicsExpress



          

BINO BYEBITAGENDA KUNELABIIZA 2014 1.Ritah Love yakunga abantu mbu bawelele muwala wa Gashumba atasooma. jukiila bino byajjawo oluvanyuma lwokuyiita bana-uganda obubiizzi. 2.Desire LUzinda yatulagga ekitone era bambi nga kyo KISAVVAA 3.Sebbo 2014 yatwala Paddy Bitama nemufula mutabani wa Njegula nga afudde, yatwala Keron mutabani wa Juliana, era 2014 Mukyala kasiwukiira mbu yatta baa. 4.twakuuba ne Ghana endibba wano enamboole lwakuuba ate yo Togo yatukuuba ne twalla ne ka demu kaffe ka Judith Heard anti adebayor yakegala. 5,Kenzo naye yakuuba Kasuku agamwa mbu ayasaama nyo. 6.Faza Lokodo naye mwatabukide enyo okukakana nga ye panadol wabassajja ne Didi ne Senga Nantume basibiddwako olwokuwemula egwanga. 7.Tubba tuli awo nga Zari atulagga EMBUGO enkalu bwekalu omutavaa wadde otuzzi. yii kale wakala Zari.. 8.Omwana yafiiira ku KCCA awo imediately ekyo nekibikibwa ka movie government kayapanga ntegezza kano aka Maid kumwana akalobessa buli fala wano e uganda.. 10.Lukwago Erias manya mbu lord mayor Bamugooba era kati atessezzamu miti. 11.Tuba tuli awo nga Ssejusa akomawo atandikire katemba wabwe kubantu weyakooma 12.captain Dollar yasiba manager we era nebawukaana naye mpuliira nti kati dollar ekinene kyalina ku body ye Gwe Mutwe... ndowoza manager yeyali amuliisa... 13,Bebecool yakuba a be soth africa omuziiki mu BBA, Bobiwine nakyaza katikilo ku beach ye, Chameleone nakyaza janet Museveni mu ka M7... 14.Cindy yabba omusajja wa Phina Mugerwa ate after only two months nebekyawa naye ate bazzemu okweyagala mbuuu 15 Amarula family yayuliika mu, Eagle production nayo neyawukana after Lutayaz weeding... Amoti nayimba owolubiina 16. Rema mwazalidde omwana kenzo namwewa nga bukyali 17. Film ya Mbabazi yatandiika oba yo enegwera wa? 18. etekka lye bisiyagga lyatekebwawo naye ate M7 nalimenyawo nga agenda mu America. katemba 19. Omuntu era 2014 mwawonede okwekalakasa kwa ba makaniika ewa kisekka anti akatale bakamenyawo 20. Magogo yatusubiiza okututwala mu za Africa 2019 so si 2017. 21. Arsenal yakubba Manchester City goal 3 haaaa binji nawe gatakoo
Posted on: Wed, 31 Dec 2014 10:03:20 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015