Engeri jenakwanamu maama wabaana bange: 1st Day: Yali aze - TopicsExpress



          

Engeri jenakwanamu maama wabaana bange: 1st Day: Yali aze kukyalira muka mukwano gwange, nansangawo bambi nemwegomba era nenkimugamba nti nkusiimye kyoka ate ye yanyiiga bunyiizi naye era nenemerako naye kwolwo akanamba ke yakanyima naye nemuwa eyange kukapapula kuba yagaana okujisevinga. Awo wayitawo 3months nga siddangamu kumulaba. 2nd Day: Kuluno teyandaga nyo bukambwe naye era ngalaga nti tanjagala naye nze nga nayidde dda, nendyoka netala naye nga wa hhhmmm balumya nze kuba nekuluno sanyumyamu naye wadde mpoozi okyamanyi kyenafuna number yassimu. Omukyaala bamukwata mpoola nyo. Namukubira nga amassimu nebu msg obwomulembe naye nga obumu tabuddamu, nenkuba airtym okujjula omumala mumadduuka. 3rd Day: Kuluno yajja tutesezza nti ajakunkyalira era nentegeka buli kalunji komanyi, gwe wama shoppinga buli kensubira nti kanamusanyusa era yajja netunyumirwa olunaku naye teyankombyako wadde even okukwatako tebanzikiriza nga bwensoobya omukono aba ayagala kukyalukuka. Kamale kufuka omusulo gunuma kankomewo................
Posted on: Sun, 10 Aug 2014 20:27:00 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015