Era mwe aba census mwawonye nga temuli mumulembe gwa Kabaka - TopicsExpress



          

Era mwe aba census mwawonye nga temuli mumulembe gwa Kabaka Mwanga, i swear yandi basazeeko amatu, nnalagira nnono akollectinga etafali olutagwa nebamutwala ewamukkanjaanga!!, surely KCCA okirizi otya club ambiance wakati mu hostels zabaana bba masomero, u just cited for demolishing of the next generation. Omuntu asinga okuweebwa ekitiibwa mu ggwanga was the chief guest, Ddala, lwaki muwa satan ekubo, abaana abato, campusors, students form the schools around, old kampala s.s, makerere college, kithende and so many. Nze ndowooza, nga temunagoba Aids, mini skirts, STDs,mob justice, arbortions, musooke mugobe ebintu nga night clubs near schools, students hostels, nabakulembeze abatamanyi kyebakola! I was in my bed thinking, okimanyi waliwo some political leaders sent from their villages, nga bweyandi simbyeewo in kampala tewali yandi muwadde kalulu, what they do, bbagenda back in the home districts and stand for MPs, eyo babeera bakabi nyoooooooooooooo,!! Abakulambeze mweddeko, or else, mwemusse omulembe ogunaddawo, nga nnamwe bwemwatta ogwamwe!!
Posted on: Mon, 08 Sep 2014 09:11:30 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015