GENDA NOMULEMBE EBBLUWA NE BECKY: Omwana omuwala nga abera mu - TopicsExpress



          

GENDA NOMULEMBE EBBLUWA NE BECKY: Omwana omuwala nga abera mu kalagi alina ensonga ebatabula ne taata we era nga kitaawe amumazeeko emilembe talina wabera nga alina mirembe. obuzibu buva kukufunila mama wabwe mulimu kyoka nga tata wabwe tayagala nyabwe akole nga ensonga jawa nti bajja kumukwana kyoka bbo nga abaana bekolamu omulimu nebafunila nyabwe omulimu kyoka taata wabwe bweyakitegera bwatyo nasomba eddagala nga aliteeka kumulimu gwa mukyala we era bwebityo nebisilana nadda awaka wamwagala kyoka nga nembera eri awaka sinungi kubanga nekyokulya tebalina. omuwala ono buli lwagezaako okufuna ekyokola nga kiffa kubanga mbu kitaawe yeyamusilanya olwokulingiliza mu maka ge nga afunila nyina ekyokola. kyoka kitaawe bwabera mu bantu takilaga era alaga nti amwagala nyo kyoka nga byamukola bitiisa nyo. Bambi mumuwe kumagezi gamwe akole atya????????
Posted on: Mon, 19 Aug 2013 09:12:11 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015