Kkapa nga ekyankala nnyo abasajja eeh! Ono yali fb frnd wange - TopicsExpress



          

Kkapa nga ekyankala nnyo abasajja eeh! Ono yali fb frnd wange nga yafuuka na bro wange ngate tuludde nga tuli ba frnds, naye ekiseera kyatuuka nansaba kkapa nendowooza byakusaaga! Nandaga nti ali serious ebyaddala nengaana....naye omuntu yanyiiga, okumanya yanyiiga nokumblockinga yamblockinga!! Neku fake a/c zange zonna yamblockinga eeeh!! Neyoongedde okutya amaanyi ga kkapa! Ekyankalanya abantu!!!
Posted on: Sun, 03 Aug 2014 07:33:39 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015