Leero mu gawano na wali okutandikirako mu kampala, Ebyokwerinda mu - TopicsExpress



          

Leero mu gawano na wali okutandikirako mu kampala, Ebyokwerinda mu Kibuga Kampala bikyali gguluggulu -oluvanyuma lwa basuubuzi okutandika akediimo ne baggala amaduuka Palamenti eragidde minisita owe byo busuubuzi olunaku lwe nkya agirage weyimiridde ku nsonga ezedimisizza abasuubuzi Ensisinkano wakati wa bakulembeze owa Uganda ,Kenya ne Rwanda evuddemu ebibala-ebya maguzi bya basuubuzi bya kumala ennaku 5 zokka e Mombasa Ssemaka agumbye ku poliisi ya CPS wano mu Kampala na baana be 25 ne bakyala be 3 Alipoota efulumye nga eraga nti Uganda egenda kufuuka ddungu olwa bantu abafumbisa amanda ne nku Gano namalala galinde nga ziweze bbiri ezekiro.
Posted on: Tue, 25 Jun 2013 15:33:55 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015