Leero mukatukyogereko mu Simbataxie, Haaaa ebyobufumbo sibyangu - TopicsExpress



          

Leero mukatukyogereko mu Simbataxie, Haaaa ebyobufumbo sibyangu Era ababweyagaliramu musaana mwesuneko, ensonga eri mudiiro, yambagga ezikolebwa ensangi zino aboluganda nabemikwano okwefiliza ngabasondeera abagalana olumu ababa tebamanyi kyebagala kale olusi nekituletera okulowoza nti babeera mubuzanyo batujjeko ensimbi , bakole ebilala,oba bafune capital naye era obufumbo busoboka singa buli omu agumikiliza obuzze bwamunne, kati bino byetulaba ebiliwo kubafumbo , bitutiisa okufumbilwa oba okusondeera ku banaffe , kuba negwebawasiliza munyonyi olaba obufumbo bumulema okunyweeza, ate owokuttaka, kati tuubuza nti olowooza embagga zikyalinamu amakulu oba abakyala na abaami baba bagala kutuusa mukolo amale yeyongereyo, olowooza webituuse tetwetagayo eteeka erikugila omuntu okuduuka kumunne nga tanaweeza myaka etaano?
Posted on: Wed, 29 Oct 2014 08:27:50 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015