Leero mukatukyogereko mu Simbataxie, Olusoma olwomulundi - TopicsExpress



          

Leero mukatukyogereko mu Simbataxie, Olusoma olwomulundi ogwokusattu (Third Term) nalwo lutandise,era bulimuzadde asatila,nadala ngatanafuna fees zomwana oba abaana be,naye newankubade nga fees zokka zezogerwako,naye wali woo nebyetaago ebilala bingi abaana byebaliyetaaze okugenda nabyo,wabula nga ojjeko e byetaago byabaana,naye kilabika nga bananyini masomero bagufudde mugano buli abaana bwebaba banadda kumasomero, school circular erina kumuba mu ngaalo,era bwebaako omuzadde byatattukiliza, olumu omwana alemera wakka,wade nga ebintu byebimu byewagula mulusoma olusooka,kati tubuuza olowooza lusomo oba term ki entufu okusaba omuyizi olukunkumuli lwebyetaago , era bweziba brush,njeyo oba squizing brushes,bitwala bangaki okwononeka,olowooza ebintu abayizi byebaleeta bisibila mu cateen zabasomesa , oba bigwawo buli lusooma?
Posted on: Thu, 04 Sep 2014 09:15:05 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015