Leero mukatukyogereko mu simba taxi,obufumbo buli omu obunyumirwa - TopicsExpress



          

Leero mukatukyogereko mu simba taxi,obufumbo buli omu obunyumirwa lulwe naye nebebukayiira babutenda okukaawa,abakyala babadde balagyana lwakufumba nabagya baabwe,ko nabbo nti kabayiyize abasajja equalizer, era nga kati abamu bafumba mumalya agenjawulo.kinno kyeyorekedde mumakka agamu e ziroobwe,omwami omu bweyafiridwa mukyala we,wabula kyamubuseeko bwewavudeyo omusajja nategeeza nti omuffu yabadde mukyalawe era nga babadde bafumbo abempeta,so nga nemumaka weyafiridde nawo abadde mubufumbo.mubufunze abaddenga afumba mumalya abili.week emu bwagifumba eno endala nga agifumba ewomusajja omulala.Abaffe kati tubuuza gwe omukyala gwoyina ewakka afumba wuwo wokka oba alinna weyeyiiyiza?
Posted on: Wed, 12 Nov 2014 08:41:23 +0000

Trending Topics



r and

Recently Viewed Topics




© 2015