MU SIKYABULIJJO OLWALERO...... ABAZUKULU BAGALA KUMAGEZI......bagamba nti bazade babwe bafa nebabaleka nejjaja wabwe omwami wabula oluvanyuma jjaja wabwe nawasa omukazi ngamba nti abazukulu yali tabasobola yeka. wabula omukazzi olwaja mu maka natandika okutulugunya abaana ekyanyiza omwami nasalawo namugoba naye omukazi yagenda yewera nti abaana abamugobeza nabo tebajja kufuna mirembe era wayitawo omwaka gumu abazukulu jjaja wabwe natandika okubagoba ngagamba mbu bakuze bagende bafumbirwe.....abazukulu bagamba nti tebalina mirembe ate bwebetambulirako babagamba mbu oyo omukazzi yabaloga........YE OMUKAZZI agamba nti abaana bayitiride okumuyita omulogo nawera nti tagenda kutuula paka nga abaana bano abawangudde....abaana bagala kumagezi..
Posted on: Tue, 28 Oct 2014 10:54:03 +0000