Mukama otuteka munsi munno okubweyagaliramu, naye waliwo ebintu - TopicsExpress



          

Mukama otuteka munsi munno okubweyagaliramu, naye waliwo ebintu webigana nga nowoba nesente zotamanyi muwendo nga tezikyayinza kukuyamba oyo gwe mulaba ye uncle SSALONGO POSIANO WAVAMUNO, yalwala cancer kati emyaka 2 era ebanga lyona alimaze mulago mu cancer institute okutusa lero webakatutemye nti tumuze eka kuba takyayinza okuweza mwezi ku nsi kuno!!!!!!! Era kati mujjayo mutwale kubijja waba asibulira obulamu bwensi eno kuba tewakyali kyakola abasawo batugobye
Posted on: Mon, 26 Jan 2015 11:10:15 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015