NZE Lukia Nakavuma, mbeera mu Nyendo, Masaka. Okuva mu mwaka gwa - TopicsExpress



          

NZE Lukia Nakavuma, mbeera mu Nyendo, Masaka. Okuva mu mwaka gwa 2012 ndi mu mukwano omuzito n’omulenzi gwe sinnayagala kwatula mannya ge mu kiseera kino. Okumufuna twasisinkana mu Club Ambiance e Masaka gye twali tugenze okusala ddansi. Simanyi ngeri Katonda gye yakolamu bintu ku lunaku luno. Mwanamulenzi ono yandi ku lusegere ekyamuwa omukisa okunyumyamu nange n’okwogera ku nsonga ez’enjawulo ezeekuusa ku bulamu bwange obw’ekyama. Nnali ntambudde ne mikwano gyange era ffenna yatulabirira mu ngeri ya njawulo. Mu bimpimpi enkolagana yaffe eyavaamu omukwano wano we yatandikira. Okuva olwo tutuuse wala era okutwalira awamu ebirowoozo byaffe byakwatagana. Taata we amanyi ku nkolagana yaffe eno era okusinziira ku mbeera ze alabika atwagaliza birungi byereere. bit.ly/1yfs3if
Posted on: Fri, 02 Jan 2015 18:05:00 +0000

Trending Topics



="sttext" style="margin-left:0px; min-height:30px;"> vk oi ck nho vk nhiu lam k bit nua luc nao cung nho va ngi toi vk
:) :) True..! एकदा वडील आणि
Novia:(Abre la puerta) —Novio: Hola ^^ Feliz Día de San
Just had one of the most freakiest things happen in my job
NEAR THE END OF OCTOBER, 2014, the 3rd US COLORED CAVALRY,

Recently Viewed Topics




© 2015