Nina mukazi wange wabula anywa nnyo #Soda bambi ne Crate ayinza ojimalawo nga tasabye buyambi byona.... Kale ne chapati ezo azagala nnyo ela azetanila mukazi watu.. Naye lwalikyuka nadda kunkoko.. Hooo... Ham awo simanyi..!!! Mwagala nnyo bambi, kuba tali expensive, ate figure ye alina, mukimanyi nti Curvy women are tha hottest, lwakuba kilina amaalo, kale senga Nakileka Mukyalo..!.. Naye.. i repeat naye.., obuzibu alina bumu.. bwakomba mukibattu bwe ppa.. Emizigo jyona jigulawo.. Alina walala... Hehe Nalyoka akasuka bu under wear bwange obwebituli ebweru, nanangila nga bwesilina kenekoledewo, ate simanya simutusa ku Namulondo. Eeeehh...!! Banange, neyo bwekiri..??
Posted on: Wed, 13 Aug 2014 09:47:54 +0000