REPORT CARD OF A NURSERY SCHOOL GIVEN IN LUGANDA Drawing.. - TopicsExpress



          

REPORT CARD OF A NURSERY SCHOOL GIVEN IN LUGANDA Drawing.. Agezako, waliwo weyakuba kaapa nga egooba enkoko ffena natwewunyisa Shapes.. Atekemu amanyi Colors.. Kisitu Akyali mubisi nyo tanayiga kwawula kachungwa ku kakoobe Sharing.. Kisitu mukoddo olaba naffe Abasomesa be tatuwa ku mugati gwebasizeko butter. Toilet manners.. Kisitu no mwattu yakyasinze okuvuga egaali Dancing.. Muzinyi mukugu ela amanyi Okuzina nebaane Numbers.. Yetaga okutekamu okwagala, Musanvu ekyamutawanya alina amalibu agyiyita Muthanvu Discpline.. Muffu nyo. Alwana nyo ate awemula, womugambako nga akuvuma etako Position.. Kisitu yabadde wa 30 kubaana 30 ela yayise okugenda mu middle twatandise okubawa omugati ku bugyi naye ayagala mawogo
Posted on: Thu, 21 Aug 2014 06:53:34 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015