SSF DEC BIRTH DAY WISH ssebo ssentebe nzikiriza nkuunge - TopicsExpress



          

SSF DEC BIRTH DAY WISH ssebo ssentebe nzikiriza nkuunge abatuuze bo bonna twegattire wamu twagalize omwana wembuga amazaalibwa amalungi awatali kubuzaabuza nnyabo NALUBULA JANE FRANCIS, nze wamu ne bachali bange nga kwogasse nabatuuze ba ssf tukuyozaayoza olwokutuuka ku mazaalibwago gano agomulundi .....? nti munaffe yogaayoga wabula ate nzikiriza nkuyozeyoze olwokusobola okukuuma akasusu ako kuba kumyaka egyo wenna okyatunulira ddala nga ki ......!! kale mumazima mummy eyakuzaala mutweebalize akensusso okumanya mwana muwala wamalayo., olaba ne Yudaya, Mbuuse, Alicia, Tatiana, Olivia, Kaly, Shado, Sadat, Hajat Madina, nabalala bonna bakkirizza nti ekituufu oli wa ddala okubakira..! nabyekityo, ssf njisaba ekkirize oweebwe ekyobwa NABAKYAALA kuba .... oli waddala teri akusinga. wabula kyesimanyi .. nti wamma naawe onaaba gano amazzi getunaaba ?? nze ndaba nga gwe anaaba amata atamanyi buwoomi bwa kawunga yadde mukene nb: tondyaako cake
Posted on: Thu, 11 Dec 2014 04:04:44 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015