STUPIDITY AWARDS. Maseruka eyalinnya omuyembe alabe oba kuliko - TopicsExpress



          

STUPIDITY AWARDS. Maseruka eyalinnya omuyembe alabe oba kuliko egyengedde namala nakka agiwanuze enkonyogo. Naabirye eyazuukusa omulwadde mu matumbi budde amuwe sleeping pills ze. Kasaada eyakendeeza volume ya tv asobole okusoma text message ya watsapp. Ishingoma eyagyamu engatto ngayingira taxi nazibanja conductor ngatuuse okufuluma. Kyepa eyakuba engatto ye asobole okulabika obulungi mu passport size photo ye. Naigaga eyagaana okulya chewing gum (pk) owa green mbu abeera tanayengera. Odong eyagaana okwenyweera sooda okuva ku motoka ya sooda eyagwa mbu yali alinda ya buseke. Byamukamu atawogonnya doboozi lya tv ye mbu akekereza UMEME. Somebody akomentinga k ku status ngeno. Crowning time.............. Jajja Makula.
Posted on: Wed, 16 Jul 2014 19:48:31 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015