Yesterday, Bukedde Tv 1 was crowned the best tv to delivere good - TopicsExpress



          

Yesterday, Bukedde Tv 1 was crowned the best tv to delivere good services to its viewers era gyo lwona nasiibye ndaba eyo channel just to prove whether they deserved that award.. After full doze, waliwo ki movie kyebyafayo kyebalaze nga waliwo some fake vj translating..[i dont recall his name]. In the movie, the princess delivered a baby and it didnt cry as expected of all born babies.. So every1 thought that baby was dead. But after some while it cried and this is how that fake vj translated.. Banange twolekede firimu yabyafayo, tuli mu bungereza naye mpozi nyongera okujukiza nti firimu eno ewagidwa omukulu Iddi Rashid Lukwago, omusawo ajanjabisa edagala lyawano. Awonya ekinanansi, akomyawo omwagalwa eyanoba, akyuusa oluzaalo, ayamba kubakazi ba nabukalu, alina man power xtra.. Wama sebo Dr Iddi Rashid Lukwago jangu obakakase bano nti oli wamutawaana. Banange nze Iddi Lasiidi Lukwago nga nsangibwa ekatwe ku ring road era omwami oyo byabagambye byona bituufu. wemuba muwakana kampite ne maama wange abakakase Banange nze maama waabo abaana ba Rashid, era ndi musanyufu kuba nti bayongerayo ekitone kyataata wabwe. Byebamwogedeko byona abiwonya, kale bye. Simanyi ndi ku tv? firimu ekyagenda mu maaso, oyo abade Rashid Lukwago.. Mpozi nyongera okukakasa nti ne OLX etademu sente... #just switched off the tv and went to sleep. Siri kubasiru.
Posted on: Thu, 11 Dec 2014 04:44:04 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015