banange eswala tujitwale nga yamugaso eri obuwanganzi - TopicsExpress



          

banange eswala tujitwale nga yamugaso eri obuwanganzi bwaffe.omubaka muhammad pbuh yatulwanirira wamu ne musa alayihi salam okulaba nga eswala ekendezebwa okuva ku 50 mpaka ku 5 kitusobozese okuzisala olunaku emirundi etano naye tetufudeyo kuyiga swala tusala nga wetulaba. Abamu muffe tulekako esiimu nezivirako okubuza abasala banange wetuba tetumanyi tubuze ba imam oba abatusingako nga tukyayiina obusobozi
Posted on: Tue, 02 Jul 2013 01:48:48 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015