hi ma teacher nsaba nyamba ompekumagezi. Mukyala wange yagenda - TopicsExpress



          

hi ma teacher nsaba nyamba ompekumagezi. Mukyala wange yagenda Cape Town, naye nensigala nemutabani wange kati agenda kuweza mwaka nga maama we taliwo naye naye mutabani wange namutwalako ewajajja we, wabula kati namukomezawo. Kati obuzibu mazima ndakasidde nga bwomanyi enaku yekisajja 1yrs nga tokika ebeera big pain, naye kati amazima nina gal friend gwe tukolanaye love, kati ntya okwegata naye mu room kubanga mbelamu nomwana wange ate ka gal friend kaganye okugenda nga guest house. kojja singa twegatila wansi oba baby nemufunila ekitanda ekikye netwekalakatiira eyo mukimugunyu wano omwana wange nkyayiza okusobba???? Ssebo ntangazamu nyaba. 3 minutes ago · Sent from Mobile Mawulireki Golinawo Wooli Ssebo nze kyemanyi kulwange nti omwana bwatandiika okutambula abeera takyasobba, coz 1Yrs nga maama womwana taliwo atekwa okubeera nga atambula. Era bwobeera nga otiddemu lwoyenze nga oyozza empaleyo kubireenge wansi nga amazzi owako omwana nga nywa, oba gwe omwana okumukwataako omala kunabba nfufu mungalo noyisamu Omwetago, oba akeyeyeeyo, oba olweza, oba akabombo akatono kebayita Akajula akavumula ekifuba. Just now
Posted on: Tue, 29 Jul 2014 19:04:00 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015