ABAKULEMBEZE b’ekkanisa baalidde obuwuka ku Ssekukkulu, - TopicsExpress



          

ABAKULEMBEZE b’ekkanisa baalidde obuwuka ku Ssekukkulu, omukulembeze w’ekkanisa z’Abalokole, omutume Joseph Sserwadda yasinzidde mu kusaba kwa Ssekukkulu kwe yakulembedde mu kkanisa ye eya Victory Church mu Ndeeba n’ata akaka. Sserwadda yeekokkodde olw’ekiragiro kya poliisi kye yafulumizza nga kiwera enkuhhaana z’okusaba okw’ekiro okubaawo ku lwa December 31, mu bisaawe by’omupiira ebitali bimu. Muzzukulu wa Namuguzi ono yagaanyi okukkiriza ensonga y’okuwonya abantu ebikolwa eby’ekitujju poliisi gye yawadde ng’ewera enkuhhaana z’abalokole ez’ekiro. bit.ly/1JWbP18
Posted on: Sun, 28 Dec 2014 12:27:00 +0000

Trending Topics



">Purchase eCustomhitch Trailer Hitch Tow Kit Ford Escape Mazda
s 3 Cups medium shell
INSTALLED: Visitors of the Emory University Hospital tunnel system

Recently Viewed Topics




© 2015