EKIJJULO MAWUUNO...SIKYABULIJJO ne VISION FUND Masaka....Osobola - TopicsExpress



          

EKIJJULO MAWUUNO...SIKYABULIJJO ne VISION FUND Masaka....Osobola okwewola sente newekulakulanya ,lwaki osigalira nga banno bagenda maaso.....Funa business loan,funa school fees loan,funa agrucultural loan....Osobola obakubirako ku 0701 842928 oba 0717 222025......Mwana mulenzi aliwano asaba kumagezi bambi,alina nyina naye tamwagalangako kuva buto anti ye muleenzi yeka bba gweyazaala ate kumukazi owe bbali!!! Mwana mulenzi agamba alina ekirwadde kyokusiyiibwa mubitundu byekyaama ,era tasobola kwegata na mukazi yenna,afuna nebintu ebimukozesa nga omukazi ekiro,agenze malwaliro amazungu naye tebalaba buzibu kuba yalowoozaako mbu birwadde byabukaba naye nga talina! Awo olwetambuliddeko mbu nyina yavaako obuzibu tayagala awase anti olwo ekika kiba kyaala ate nga siyamuzaala.Omukazi twamukubiddeko neyegaana mutabani we oyo mbu tamumanyi!!!!!Mwana mulenzi ono yebuuza oba omukazi ono amwatulire buli kimu nti akimanyi naye atya taata we anamulaba atya era anamulaba atya????? Naye nga li bubi bambi...Muwe kumagezi bambi
Posted on: Thu, 16 Oct 2014 10:45:38 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015