Eri abawuliliza ba radio simba mwena,tubategeeza nti waliwo abantu - TopicsExpress



          

Eri abawuliliza ba radio simba mwena,tubategeeza nti waliwo abantu banakigwanizzi oba bayite abaffere nga omu yerimbise mu linya lya connie nalugwa,agenda asabba abantu sente mbu agenda kubayamba kunsonga ya kyanaku ,ono ye alinna nomukutu gwa facebook era yatekako ekifanaanyi kya connie omutuufu okwo kwaferera.kyanaku tetusaba muntu noomu sente era olina kujja ku radio simba wokka oyambibwe.Omulala yeeyita omuzaana wakabaka akora promotion gyayita kabaka agabudde ne radio simba abo bombi bafere abalabako tegeeza police ekuli okumpi.
Posted on: Fri, 29 Aug 2014 06:46:54 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015