Kaale gwe eya reportinze account yange nebajiblockinga oli - TopicsExpress



          

Kaale gwe eya reportinze account yange nebajiblockinga oli mbuzzi,mukama katonda yebala bajigudde... Mwe abavuma abesimbyewo kubwa miss fbku nti bakadde mwe abato mwabadewa okwesimbawo...namwe mujja kadiwa banyabo oba basebo... Esawa eno oli mukulya kikomando, naye ure updating mbu ure eating chips and chicken.. Ure using fbku zero naye owooza mtn choped your mbz....hehehe werimba weka.. Waguze pant oba nicker mu owino naye owooza mbu wajiguze mu select garments nga tomanyi ne street kweri... Oli awoo otunda stocks oba match box,naye oli mukulimba nti okolera mu mutasa kafero arcade...be proud of your job... Olina 18yrs old naye nga ure dating 51yrs old,owooza u cnt wait to see your bby,kyoka nga oli ku grand father oba grndmother woo,gwoyita bby... Oli mu apartment room yoo olina 15inch tv naye owooza olina 3D led flat... Ure updating ure status nti you love your boi frnd or gal frnd,naye nga mu inbox olinamu nga 20bona bagara kulabako...kyoka nga tosobora mwogera linya naye owooza mr right nku love.... Waliwo nga mwe muli 40yrs naye profile zamwe ziraga nti wazalibwa mu 1990 naye welimba bambi kiliza okule.... Abamu mulwaza banamwe silimu naye nga tolina evidence yona,nawe olulwo lujja kino kimansa naku,neyasigadde ewaka kimulya... Nawe nga oli ku footfubishi oda waaka naye owooza mbu traffic jam munji,nti tuuka bulungi kunfuidu yoo... Namwe abagudewoo fake account lero nga mulonda miss fbku,mwebale nyo kulaga mutima mulungi,naye mutuyambe temuzikolerako ntalo...
Posted on: Thu, 24 Jul 2014 17:32:43 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015