Senga webale kusomesa gwanga ela wadde abbamu tetutela kubela ku - TopicsExpress



          

Senga webale kusomesa gwanga ela wadde abbamu tetutela kubela ku comment zo naya tusima abamu ku bayizi ebilowozo byebawa banabwe.ssenga nina ekizibu nga waliyo omuwala gwe nasoka okuwasa naye omuwala oyo yatuuka ekisela nga tazala naye nga embuto yazifuna nga ela nga zivamu okumala four good years nga ndi naye. Yatuka ekisela nga agenda mubasawo abaganda bamuwe edagala affune olubuto naye nga tewali kivayo,bazadde bange bawolila nti nawassa naye nga bambuza omuzikulu ajja di.nawolilanga bibi nyo nga bamuzeyi babuza ekibuzo ekyo naye nga i tell them any time,omuwala yatandika okuuleta edagala awaka nga nga bwe tubatugenda okwezina alisa ku kasolo kange olwo ne tulyoka tegata, ssenga natuka ekisela nga nkyo omuwala ela kyenakola kwekuduka awaka enyomba nejimulekela,yagezako nyo okunoya naye nga tandaba. Nabbela ewamukwno gawnge okumala omezzi nga tampulizza owo nepangisa nyoba endala netandika okubela nzeka wabula lumu yankubala essimu nga mama we mulwade eli nagenda mudwalilo nga nze muwa obuyambi paka mamawe bweyafa netugenda netuzzika,wabala ekisela kyata nga agamba muweleze ku ssente ze nyomba ku ba mama we yeyali omuwa ssente naye kati yaffa. Salimubi nga mbela mu ssente za rent buli mwezzi emitalo 200,000 kuba mama we teyayina buzibu bwona. Lumu yampita ewowe nti mulwadde ela nagenda okumulabako after along time nga sigenda yo,yaffumba emeele netulya wabula simanyi kiki kyatukawo saddayo waka,twasula twezina ekilo kyona wabula kumakya nalisibitegela naye kye nakola nezilayo ewange naye nga ayagala nzileyo tubele ffena naye nze njagala kufuna mukazzi mulala nkole ntya ssenga.
Posted on: Thu, 25 Jul 2013 06:53:25 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015