kibi nnyo nti abazigu bayingiridde omuntu wabantu John ssegawa - TopicsExpress



          

kibi nnyo nti abazigu bayingiridde omuntu wabantu John ssegawa nebamutema ate nebamubba,nebamuletere okusalako ne dreads zakumidde emyaka 12. katusubiire nti #Flying squad ejja kukwaata abazigu abo bavunanibwe nga bwekigwanidde. Ndi wamu ne family era ne bannakatemba bonna mu ggwanga olwekikolobero ekyabaguddeko. muli mikwano gya family yange. bwewabaawo ensonga yekikugu eyetagisa nfuna ku 0700614651.oba ku 0759445584(watsapp). katukusabire mwami ssegawa john osuuke mangu.
Posted on: Tue, 14 Oct 2014 03:07:01 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015